Dj Dannio Official

Dj Dannio Official News, Listeners Comments likes and views

Nangonzi Chris Tina mukyamujjukiraaaAbatumidde nti muli mutya abawuliriza ba MUKYAKAZE jaali abasubwa nnyo era abebazazi...
27/07/2026

Nangonzi Chris Tina mukyamujjukiraaa
Abatumidde nti muli mutya abawuliriza ba MUKYAKAZE jaali abasubwa nnyo era abebazazizza nnyo okusigala nga Mwagala ne Dj Dannio Official WANGULA ne sente nyiga *215 # zanya number 3 muloodi Londa box yooo saamu pin Radio Buddu FM 98.8 and 95.5 Fans Club Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM

Buli musajja andabako alowooza Nina omwagalwa kyoka nga ndi Single oba lwaki bantya? Abasajja lwaki mutya abakazi abanyi...
26/07/2026

Buli musajja andabako alowooza Nina omwagalwa kyoka nga ndi Single oba lwaki bantya? Abasajja lwaki mutya abakazi abanyirira?? Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official

Saturday Dance Party ETANDISE wano ku Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM saakoSsente weziri Tuzanya tuwangula onyiiga *215 # ...
25/07/2026

Saturday Dance Party ETANDISE wano ku Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM saako
Ssente weziri Tuzanya tuwangula onyiiga
*215 # then 3(muloodi) Londa aka box then Pin 2k can make 1 -50m Dj Dannio Official Zannya ka box tunyumirwe weekend

Sabaminisita Robinah Nabbanja musaafiiriTewali ntambula yonna ekirizibwa kutambula, Tewali kuggula dduuka lyonna yadde o...
24/07/2026

Sabaminisita Robinah Nabbanja musaafiiri
Tewali ntambula yonna ekirizibwa kutambula, Tewali kuggula dduuka lyonna yadde okugenda kumirimo gyamwe buli lwakutaano olusemba mu mwezi okuva ku saawa 1-4 ezokumakya
Lunaku lutongozeddwa lwakulongoosa ggwanga. Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official Jackie Patra Official

Ono Muyimbi waffe wano mu Uganda. Mwana wabuwala. Awagira Manchester United Yaani?? Kiki kyomumanyiiko!! Tuweeyo ennyimb...
23/07/2026

Ono Muyimbi waffe wano mu Uganda.
Mwana wabuwala.
Awagira Manchester United
Yaani?? Kiki kyomumanyiiko!!
Tuweeyo ennyimba ze 2 simanyiโœ๏ธ๐Ÿ’ƒ
Tutaginge tulabe oba anaku replyinga๐Ÿ•บ๐Ÿ•บ
Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official

Eno Suubira vibes ZokkaKu Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM yenze Dj Dannio Official   like and follow the pageAba Booda mul...
22/07/2026

Eno Suubira vibes Zokka
Ku Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM yenze Dj Dannio Official like and follow the page
Aba Booda mulekere okutufuuyira bannange ๐Ÿ˜ช๐Ÿ˜ช๐Ÿ˜’๐Ÿ˜’ mize ki egikutamizza okutambulira ku Booda??

Tag that person ajje yerabeko. Olowooza wabuwala ki ayinza okugwa ku kamasu kanoRadio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio ...
21/07/2026

Tag that person ajje yerabeko. Olowooza wabuwala ki ayinza okugwa ku kamasu kano
Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official

Eno bwaffe Embeera si nungi olwo musana Ogutumazeeko buli kimu kiri kitya eyo ewamwe. Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj D...
21/07/2026

Eno bwaffe Embeera si nungi olwo musana
Ogutumazeeko buli kimu kiri kitya eyo ewamwe. Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official

Kitalo nyo ekya  Ssempijja Vicent abadde omuvuzi wa boda boda e Lwanda mu town eyatemudwa abazigu abamubyeko Piki piki y...
20/07/2026

Kitalo nyo ekya Ssempijja Vicent abadde omuvuzi wa boda boda e Lwanda mu town eyatemudwa abazigu abamubyeko Piki piki ye๐Ÿ’”๐Ÿ’”๐Ÿ˜ญ๐Ÿ˜ญ
Nsasira nyo namwandu w'omugenzi saako bakadde be. Kibi nyo bambi Mukama abagumye๐Ÿ’”๐Ÿ’”๐Ÿ’”. Wumula mirembe. Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM Dj Dannio Official

Address

Elgin Street
Masaka

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Dj Dannio Official posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Dj Dannio Official:

Share

Category